K.GARDEN GROOVE COLLEGE BUDDO MULUGANDA
 
Essomero liyibwa GARDENGROVE COLLEGE-BUDDO
Likola okuva ku bbalaza okutuuka ku lwomukaaga. Ligulawo ssawa bbiri ez'okumakya okutuka ssawa kkumi na bbri ez'kawungezi.  Tulina a'basomesa abatendeke obulungi mubyenjigiliza.
 
EBIKWATA/ KU SSOMERO ERYAMULEMBE
 Essomero lya madaala abiri, erya "O" ne "A" era omuyizi asobola okusula ku ssomero oba okuva eka.  Abayizi bafumbirwa ekye' enkya n'ekyemisana ku miwedo emitono ddala.
 
         Emeere enkyusekyuse, ezimba omubiri.
       Ebisulo ebyomulembe.
  • Tulina E'bisenge omukolebwa Ebibuzo.
  • Buli kikozesebwa ekyomulembe nga ( Ekisenge kyebitabo, ekisenge kyebyuma bya Sayansi mukunonyeleza no gezesa, Ebyuma bikali magezi, emotoka ezitambuza Abayiizi, kabangali, ne lukululana eziyamba essomero.
  • Emizanyo ne bisawe byemizanyo, Okuyimba ne byuma byokozesa mumalobozi gonna gewali owulide.
  • T.V DVD zilabibwa ne Radios Mubisela ebyedembe.
  • Okwesanyusamu kunkomelero yomwezi kulwomukaga olusembayo.
  • Ebyo byona tewaliwo Sente zeyongelamu, bwelele eri abayiizi baffe. 

 Tuva S.1 paka S.6. Tusomesa a’masomo gona a’ga Secondary School, ne Ebyemizanyo, 

EBYETAGISA NG'OYINGIRA MU SSOMERO:
Ku ddala erya "O" omuyizi ajja ne bbaluwa okuva mu ssomero gyabadde asomera.
Kuddala erya "A" omuyizi ajja nebbaluwa okuva mu kitongole ekikilira ebigezo mu gwanga (U.N.E.B) okulaba nti yamaliriza eddaala erye "O"
 
AMASOMO AGASANGIBWA MU SSOMERO LINO:Essomero lisomesa Maths, English, Biology, Physics, Luganda, E ddini (C.R.E & I.R.E) Geography, History, Accounts, Commerce, French, Literature, Swahili, N'ebirala nfaafa
Abayizi baweebwa ebigezo buli kiseera bafune obumanyirivu mu misomo gyebwe.
 
MASOMO G'EBYEMIKONO
 
Kwosa ne e’byemikono
(Tailoring). ng’okutunga
(Typing) okubba Type
(Catoring and Hotel manegement), okufumba hotel nokutegeka amaka(Nursary teaching,) okusomesa abaato abasoka.
(Driving) okuvuga motoka
(Computer science), ebyuma bikalimagezi.
(Photograph & Video) okuyiga okuba n’ okwata ebifananyi ku video,Okuyimba nokuba ebyuma ebizungu nebyaffe ebyekiinansi,
Okuzimba, okukanika, okubajja, byona w’ ebiri.
Nekwebyo abantu abakulu owa S.4, S.6, ngawandyagede okutweggatako mubyemikono o’yanilibwa.
 
EMIZANNYO EGIRI KU SSOMERO
Tulina emizannyo nga okubaka, okusamba omupiira Ttena, Volleyball,
n'ebirala nfaafa
 
E' dinni zaffe zonna, O'buntubulamu ne mpisa
Okusinga twesigamye kubbukurisitayo, ne mpisa zazaffe nga abaganda
 
 
ENZIRUKANYA Y'ESSOMERO:
Essomero lifugibwa akakiko akakulu (Board of Directors) Okutuulwa abatwala essomero n'abantu ab'obuvunaanyizibwa.  Kuddako Headmaster, Deputy H/Master Bursar, D.O.S, abasomesa ne ba prefect.
 
 Ebiffo w’ebiri eri abekisulo nabo abava ebweru.
Tusangibwa-  Kimbejja Road 2, Kisozi road, e'liva Kitemu mu T/C,  
ku Masaka Road,  A'wo Kitemu Nsangi. 
E’simu    (00256) 
077-666151   Headmasters Office
077-493504   Mrs Sophie Kiberu  
071-808109   JRK INTER LTD e'katwe  Mr Godfrey Magero
077-520883   Hadijjah Kinobe SBC FM,  RADIO BUGANDA
 
Abebulaya nga oyagala omwanawo atwegateko nga a'li mu Uganda
kuba kusimu e’London (0044) 0207 - 4600307 /  Fax- 4600317 

07960290773  Mss  winne Nakibirango                                              07940369463  Mr  mugenyi Shabani

Mubwengula bwe nsi yona tufune k’uweb- www.kgardengroovecollegebuddo.com  

O'ba mubbaluwa E'tukilawo mubwangu e'yamasanyalaze anything@kgardengroovecollegebudo.com